Simba ku Lutimbe
Radio Station based in Uganda and broadcasting in Luganda. On air since June 1998. With transmission on 97.3 FM in Kampala and 92.1 FM in Mubende. Enjoy all Radio Simba Skits that make your day
OLUTINDO-Ssemujju-Tosobola kuwera procession, ne NRM yakoppye kati kyekola kuba terina bantu
GASIMBAGANE-Rwomushana-Ekizibu kyetulina nti EC yeyenkomeredde ku Signature yo ngosembye. Yesalawo!
OLUTINDO-Ssemujju-Bobi Wine mutuufu, abantu bonna abeteega mu situlago. Kano akalulu tulina kunywera
Olutindo-Kasibante-Ebikubya Mpuuga, Nambooze ne Muwanga babikola! Abo kulya kwekubatta tewali kirala
GASIMBAGANE-Muwanga-Tolina ssente zesasula bakozi ozewola bwewozi, emyaka 40.Pan Africanism olimba
OLUTINDO-Ssemujju-Ekizibu kyenina ne M7 kugeraageranya Uganda ku Nsi ezitanakula nalekayo ezaakula
Olutindo-Mike Ssebalu-Buganda butasiima naye nga NRM ebakoledde nokusinga ebitundu ebirala! Eno Win!
GASIMBAGANE-Rwomushana-Ham bamubalira kumuliyirira nti abasuubuzi bamulemesa okuzimba. Bayaaye nnyo
OLUTINDO-Rubongoya-Tebatukubye teargas si lwakwagala wabula twabateekako amaanyi tebalina kyakukola
OLUTINDO-Kaweesi-Onteekako omusolo gwa ddoola 15 gyemitwalo 6 so nga amagoba ga 10,000! Mbu za M7
GASIMBAGANE-Muwanga-Ovunaana otya Media House olwokukola amawulire ku kuwangula Unopposed!
OLUTINDO-Ssemujju-Bannamawulire abalala ku Palamenti babadde balina okufuluma, NTV bagirekeredde
Olutindo-Mwiru- Tulina Disitulikiti 82 nga tezirina General Hospital, Kati olwo tubalonda kukuuma ki
GASIMBAGANE-Rwomushana-Ebya Among byeyakoze bifuula akalulu kano okubeera akekisiru ebitagambika
OLUTINDO-Kibazo-Okwongezaayo okulonda mutunuulidde baana kuba nga bakyali mu luwummula balonde!?
Olutindo: Kakande-Waiswa asobola bulungi okuwandiisibwa ngali mu Kkomera navuganya ku kifo kya MP
GASIMBAGANE-Rwomushana-Odinga byeyayogera ku Uganda mutuufu nnyo, its a failed State ku Kenya.
OLUTINDO-Salaamu Musumba-Tewali gains z'abantu zebakuuma, bakuuma byabwe byebabbye ku Bannayunganda
GASIMBAGANE-Rwomushana-Campaign zikyali peaceful, naye ebula kaseera buseera kitandike okutokota
OLUTINDO-Ssemujju-Beti Kamya, M7 yagobye mugobe tekiriiko kubuuza. Abamyuuke be bonna yabasigazza
GASIMBAGANE-Muwanga-Lwaki venue yemu e Iganga eyabaddemu Nandala, Bobi Wine bwatuuka mugimugaana?
OLUTINDO-Bamwine- Buli mulyake bwakwatibwa alina kutemwako mukono oba bamukube amasasi aveewo bayige
OLUTINDO-Ssemujju-M7 tayagala omuvuganya kumusinga bantu mu nkungaana kyava alemesa Bobi Wine
Sseggona-Bansudde lwakuba ndowooza nagaana okuva mu Mpuuga. Ngenda kwebuuza ku bantu bange tulabe
GASIMBAGANE-Nabbanja okuleka okwagala okwekaza, byeyalabyeeyo byebituufu ebibeera mu Ddwaliro!
OLUTINDO-Luttamaguzi-Mao mu bamuyita Mulatadi, tagibwako Hadith yonna. Mpuuga ne Nsereko bya Ssente.
OLUTINDO-Ssemujju-M7 kyazzaako kati kuyiiyaayo misango gyabutemu gyaba ateeka ku buli amuvuganya
GASIMBAGANE-Rwomushana-Akalulu kagenda kubeera ka Military si Electoral Commission Byabakama mulabi
OLUTINDO-Lukwago-Banange mujje mwefunire ku Kampala kati wakugabana. Nange bampe Mayor's Parlour