MUVUBUKA | KENNETH MUGABI
Автор: Kenneth Mugabi Music
Загружено: 11 авг. 2024 г.
Просмотров: 71 042 просмотра
A Message To The Youth.
MUVUBUKA (Youth)
This Message Is About Patience, Safety, Work And Togetherness!
MUVUBUKA LYRICS
Muvubuka Nkulamusizza
Webaze Katonda Oyo Akuwaangazza
Ekiri Ewuwo N'ewange Kyekiriyo Naye Guma
Nywereza Ddala Akalımu Ako K'olina
Abasinga Tebakyalina
Okusirika Kw'owulira Ssi Mirembe
Buli Muvubuka Akaaba Agamba
CHORUS
Nnajja Wa Ezinaasomesa Omwana
Buli Gwenkaabira Abeera Akaaba
Ensi Efunze Okwenkana Akayu
Ndowooza Okunnyuka Amaka Ngalekere Ani?
Nkoze Bbiri Asaba Ttaano Landlord Aswaama
N'akameeza Kammanja N'omugagga Aswaama
Nze Binsobedde Ewaka Ne Mu Kibira
Binsobedde Binsobedde
Nze Binsobedde Ewaka N'emukibira
Binsobedde Binsobedde
Muvubuka Lindako Okutulugunya Munno
N'ebwomusiba Ebbanja Teryesasula
Muvubuka Tomala Gasaasanya Nsigo
Bulamu Bwe Bugagga Kozesa Obupiira
Yonja Omwoyo Gwo Muvubuka Gukuume
Agali Awamu Gegaluma Ennyama
CHORUS
Nnajja Wa Ezinaasomesa Omwana
Buli Gwenkaabira Abeera Akaaba
Ensi Efunze Okwenkana Akayu
Ndowooza Okunnyuka Amaka Ngalekere Ani?
Nkoze Bbiri Asaba Ttaano Landlord Aswaama
N'akameeza Kammanja N'omugagga Aswaama
Nze Binsobedde Ewaka Ne Mu Kibira
Binsobedde Binsobedde
Nze Binsobedde Ewaka N'emukibira
Binsobedde Binsobedde.
Produced by @josesarinsemanzi
Click & Listen more from Kenneth Mugabi:
People Of The Land: https://blackmarket.lnk.to/peopleofth...
Wakikere: https://ingrv.es/wakikere-jhw-t
Kibun'omu: https://ingrv.es/kibun-omu-at9-v
Listen to Kenneth Mugabi: Spotify:https://open.spotify.com/artist/439cA...
Apple Music: / kenneth-mugabi
Subscribe / follow Kenneth Mugabi for the latest updates:
Website:http://kennethmugabi.com
Facebook: / kennethmugabi
Twitter: / kennethmugabi
Instagram: / kenneth_mugabi

Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: