OKUKUUMA AKALULU: Abakulu mu gavumenti bakubaganye empawa
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-12-23
Просмотров: 2320
Okukubagana empawa kweyongede mu bakulu ku ky’abannayuganda okukuuma akalulu kabwe oba okudda awaka nga bamaze okulonda.
Omuduumizi w’amagya n’akulira akakiiko k’eby’okulonda baalagira abantu okudda awaka nga bamaze okulonda kyokka ssaabawolereza wa gav’t ne minisita w’ebyamateeka nebakirambika bulungi nti omuntu waddembe okukuuma akalulu ke singa aba meter 20 okuva walonderwa.
Kati bannayuganda bakyabuliddwa eky’okusalawo mu mbeera eno - wakati mu bannabyabufuzi ab’oludda oluvuganya okubafalaasira obutava webalondedde bakuume akalulu kaabwe.
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: