ROBERT KYAGULANYI E MASAKA: Abaayo basiibye mu lukiiko olutekaateka
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-11-27
Просмотров: 9173
Mu disitulikiti y’e Masaka abakulira ekibiina ki National Unity Platform basiibye mu kafubo n’abebyokwerinda okukaanya ku makubo akulira ekibiina kino mwagenda okuyita nga atuuka mu kitundu kino. Bano bakkanyiza nti wakutukira ku Ssaza mu division ya Nyendo -Mukungwe olwo amale ayolekere e Kyajubira mu Division eya Kimaanya Kabonera. Mungeri yemu ne munna Democratic Front alaze obunyikaavu okwabamu ku bavuganya gavumenti ate okutattana banaabwe nga babametta enziro.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: