Ababvuganya mu Nakawa East bakukkulumidde ab'amakomera okubakugira okuwenja akalulu
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-11-24
Просмотров: 95
Abavuganya ku bifo eby’enjawulo mu Nakawa East bakukkulumidde ab’ekitongole ky’amakomera okubakugira okuwenja akalulu mu kibangirizi ky’amakkomera e Luzira.
Okusinziira kubano, newankubadde ekifo kino kirimu ekifo awalonderwa, mpaawo muntu yenna ali kuludda oluvuganya akkirizibwa kunoonyawo kalulu wadde okuteekayo ekipande.
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: