Akakiiko k’eby’okulonda kagobye okwemulugunya kwa Ivan Bwowe ku kifo ky'obubaka bwa Nakawa West
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-12-01
Просмотров: 23
Akakiiko k’eby’okulonda kagobye okwemulugunya okwaletebwa omu kubavuganya ku kifo ky’omubaka wa Nakawa West Ivan Bwowe.
Bwowe yaddukira mu kakiiko ng’avunaana baavuganya nabo okwewandiisa mu kifo ekitaalambikibwa kakiiko kabyakulonda.
Ono yali agamba nti ekifo kya Nakawa West banne gyebewandiisiza tekiriiyo nga ekimanyiddwa akakiiko k’eby’okulonda kiri Nakawa division West sosi Nakawa West.
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: