Bannaddiini batabukidde EC olw'okusirika nga amateeka gamenyebwa mu kunoonya akalulu
Автор: Spark TV Uganda
Загружено: 2025-11-24
Просмотров: 628
Ekitongole ekitaba enzikiriza mu ggwanga ki Inter Religious Council of Uganda kyenyamivu olw’akakiiko k’eby’okulonda okwefuula kyesirikidde nga ebikolwa ebimenya amateeka byoyolekera mu kunoonya akalulu naddala k’abavuganya ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga.
Bano era beemulugunya n’abasibe abangi abali mu makomera kyokka nga tebawozesebwa ekintu kyebagamba kityoboola eddembe ly’obuntu.
Wano webasabidde bannayuganda okulaba nga bakuuma emirembe mu kalulu kano.
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: