Frank Bulira agamba eby’ensimbi bye bimulemesezza okukuba kkampeyini
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-11-25
Просмотров: 4070
Abantu munaana beebasunsulwa okuvuganya ku bwa pulezident mu kulonda kwa 2026 kuno okusemberedde, kyokka newankubadde bonna baalaga obuvumu obwokuyigga akalulu, batono abalabwako nga bakawenja. Omu ku batalabikako ye Frank Bulira Kabinga eyajjira wansi wa Revolutionary People's Party nga ono bukyanga kakuyege atandika tasangibwako mu kifo kyonna nga anoonya akalulu. Kati leero tufunye omukisa ne tumusanga ku wofiisi zekibiina kye e Mengo wano, natubuulira nti ebbula lye nsimbi lyerimulemesezza okukuyega abalonzi nga bweyali ategese.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: