Robert Kyagulanyi asiimye abawagizi be olw’okugumira obugubi poliisi bwe bayisaamu
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-12-08
Просмотров: 23125
Obubaka bwa Robert Kyagulanyi eri abantu be Nakawa nga awanje akalulu k'obukulembeze bw'eggwanga abatambuliza ku kusabira abantu abali mu makomera akalulu abaakwatibwa ku nsonga z'ebyobufuzi.Kuno bano kweli Waiswa Mufumbiro avuganya ku ky'omubaka wa Nakawa East ne Doreen Kaija avuganya ku kya kansala omukyala owa Nakawa East. Kyoka Kyagulanyi asinzidde eno n'ategeeza nti ab'ebyokwerinda ne bwe bwebanaakozesa obukambwe obwenkana wa tebagenda kukaka bannayuganda kuwagira mukama waabwe.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: