Kyagulanyi asuubizza abe Pakwach okuzuukusa oluguudo lw’eggaali y’omukka
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-11-17
Просмотров: 32276
Robert Kyagulanyi olwaleero atandise okukuyega ab’omu West Nile nga asookedde Packwach eyo gy’asuubizza abatuuze nga bw’agenda okuzzaawo entambula y’eggaali y’omukka ate nga ya mulembe, olwo kibasobozese okutambulanga mu budde okutuuka e Kampala.
Kyagulanyi yewuunyizza okuba nti ekintu ekyandibadde kikuze mu by’obusuubuzi kikyali mabega nnyo bw’ekiti, so nga eky’okukola ye akimanyi naye nga abulako buyinza bwokka.#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: