Raila Odinga Odinga: Enkwe n’okwagaliza abalala byamufiiriza kingi
Автор: Akawungeezi
Загружено: 2025-10-15
Просмотров: 60247
Obulamu bwa Raila Amolo Odinga obw'ebyobufuzi, kumpi bwonna abumazi nga wa ludda luvuganya. Si kuba nti tabaddenga na maanyi gawangula kalulu, kyokka olw'enkwe zabantu n'okwagaliza abalala.Ono buli muntu gwe yasitula okutuusa mu bukulembeze n'essuubi nti yaddako, yafundikiranga amuvuddemu, ekintu ekizzenga kimumalamu amaanyi mu byobufuzi bya Kenya.Katulabe ebimu ku bikwata ku musajja ono.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Доступные форматы для скачивания:
Скачать видео mp4
-
Информация по загрузке: